Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 376 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Gashumba nkusonyiye – Katikkiro

October 9, 2024 · Mubiru Ali

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nkyazizza Frank M. Gashumba, azze okwetonda olw’ebigambo eby’obusagwa by’amaze ebbanga ng’anjogerera.

Agambye nti bwe yekkaanyizza ate n’olwo’kubuulirirwa omugenzi Arch. Cyprian Lwanga, Bp. Serverus Jjumba ne Jude Mbabaali n’alaba ng’abadde mu nsobi.

Okwetonda nkukkiriza kubanga Kabaka yatugamba nti okwetonda kikolwa kya Buntubulamu.”

#ffemmwemmweffe