Ababaka ba Opposition bekandazze nebafuluma Palamenti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Ng’omukulembeze, ntuukirirwa abantu buli lunaku ku mbeera y’abantu baabwe abatulugunyizibwa ate abalala nga tebakubwako kimunye. Ensonga eno teriimu byabufuzi, tukilowoozeeko mu ngeri eyekigunjufu.
Nsaba Sipiika oyimirize olutuula luno okutuusa nga Gavumenti evuddeyo nennyonyola ku nsonga eno naddala ku bantu abali mu mikono gyayo mu buduukulu n’okutulugunyizibwa.”
Hon. Mpuuga asazeewo okukulembera Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti okufuluma mu lutuula lwa Palamenti nategeeza nti bakudda oluvannyuma lwa wiiki 2 n’ekiteeso ku bantu abatulugunyizibwa nababuzibwawo.
Share.

Leave A Reply