Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 279 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abayizi 500 batikkiddwa ku Buganda Royal Institute

January 21, 2022 · Mubiru Ali
Abayizi abasoba mu 500 batikkiddwa Diploma ne Certificate mu masomo ag’enjawulo ku Ttendekero ly’Obwabaka erya Buganda Royal Institute of Business and Technical Education e Kakeeka Mengo.
Gano amatikkira ga mulundi gwa 16 era gakulembeddwamu Kamalabyonna Katikkiro Charles Peter Mayiga.
Akulembeddemu ne baminisita ba Kabaka n’abakungu abalala okuva mu gavumenti ya wakati.