Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 85 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Bamukutte n’emmundu

November 9, 2018 · Mubiru Ali
Poliisi e Kwania ezudde emmundu n’amasasi 4 nga esangiddwa ne Erem Hemdry omukuumi w’ekitongole ekikuuumi ekyobwannanyini ekya Reserve Protection Company Limited ekisangibwa mu Kampala.
Bweyabuuziddwa lwaki alina emmundu eno ate nga ali wala n’omulimu ggwe bwatyo nategeeza Poliisi nti yabadde alina omuntu gwayagala okutta olw’okumuwayiriza nti mutemu. Ono akuumirwa ku Poliisi y’e Kwania.