Okulonda ku Omalera Mango Tree Polling Station mu Sorori East Division kwayimiriziddwa kubigambibwa nti wabaddewo okubba obululu era nga waliwo nabakwatiddwa abagambibwa okubeera abawagizi ba National Resistance Movement – NRM nga bano kigambibwa nti basombeddwa okuva mu Disitulikiti y’e Kumi ne Bukedea.
Waliwo abakwatiddwa nga babba obululu nga kigambibwa bawagizi ba NRM mu Soroti East
Share.