Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 126 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ogwa Ssegiriinya ne Ssewanya gwakitandika okuwulira mu April 2023 – Ssaabalamuzi

February 3, 2023 · Mubiru Ali
saabalamuzi wa Yuganda Alphonse Owiny Dollo avuddeyo nagumya Bannayuganda kukuwulira emisango egivunaanibwa Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Muhammad Ssegiriinya akiikirira Kawempe Norht ne Allan Ssewanyana owa Makindye West kwakutandika mu mwezi ogwokuna omwaka guno nti era ye kennyini agenda kulundoola okulaba nti bano bafuna obwenkanya. Ono alabudde omulamuzi agenda okubeera mu mitambo gyomusango guno nti yewala okuttira ku liiso oludda oluwaabi oba oluwawabirwa oluyinza okuteekawo obuzannyo okusobola okulwisa omusango guno.
Ono ayongeddeko nti Gavumenti ne Uganda Police Forceb ebyakwata Ababaka bano biteekwa okuba nobujjulizi nti ddala Ababaka bano batta abantu era balina okuleeta obujulizi. Ono akaalatidde omulamuzi agenda okuwulira emisango gino nti singa obujulizi tebuleetebwa Ababaka bano balina okuyimbulwa balye butaala.
Bino bisaabuludde ebibadde bitambuzibwa nga Ababaka bano bwetanatuuka kuwulira misango gyabwe gibavunaanibwa. Bano babadde ku alimanda okuva mu September wa 2021.