Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Twagala alipoota ku ddwaliro ly’e Lubowa
September 16, 2021 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Sipiika Rt. Hon. Among Anita; “Twetaaga alipoota ku kukuzimbibwa kw’eddwaliro lya Lubowa Specialized Hospital, Nakawa ne Naguru. Baminisita bonna abavunaanyizibwa ku nsonga eno balina okubeera mu Palamenti ensonga eno bwenaleetebwa. Alipoota erina okuggwa mu wiiki bbiri.”