Town Clerk wa Mpondwe Lhubiriha Town Council akwatiddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko okuva mu Maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera wamu ne Uganda Police Force kakutte Town Clerk wa Mpondwe Lhubiriha Town Council, mu Disitulikiti y’e Kasese, Alice Bwambale ne Senior Town Treasurer, Baluku Paschal kubigambibwa nti babulankanya obukadde 59 ezaali eza Discretionary Development Equalisation Grant (DDEG) Funds. Ensimbi za DDEG zateekebwawo okuyamba ebitundu ebiri emabega okusinziira ku mutindo gweggwanga lyonna.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro