Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 634 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Teri agenda kuyisa lugaayu mu Palamenti nga nze Sipiika – Sipiika Among

September 8, 2022 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anita Annet Among avuddeyo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe nga akyali Sipiika, mpaawo muntu yenna ajja kuyisa lugaayu mu Palamenti kyeba esazeewo. Ono agamba nti alondebwa Ababaka 415. Sipiika agamba nti okusalawo okwakoleddwa ku kivvulu kya Nyege nyege obutabaayo, Palamenti tenakyuusaamu yadde nti era Kabineeti ekole oggwayo ne Palamenti naye erekebwe ekole ogwayo.