Uganda Cranes U17 5-0 Tanzania

Pinterest LinkedIn Tumblr +

#SimbaSportsUpdates;Ttiimu ya Yuganda eyabakyala esamba omupiira ogw’ebigere eyabali wansi w’emyaka 17 ekubye ginaayo eya Tanzania ggoolo 5 ku 0. Uganda 🇺🇬 5-0 🇹🇿Tanzania Agg (6-2). Ggoolo za Yuganda ziteebeddwa; Margaret Kunihira 43′, Fauzia Najjemba 75′, Grace Aluka 78′, Juliet Nalukenge 88′ Omupiira gubadde ku Star Times Stadium e Lugogo.

90+3#FIFAU17WWCQ #UGATA

Share.

Leave A Reply