Temukombya ku ba Opposition akalulu – Sseninde
Director wa Mobilization owa National Resistance Movement – NRM, Rosemary Sseninde avuddeyo nalabula abatuuze mu Disitulikiti y’e Omoro obutakombya waludda luvuganya Gavumenti yenna kalulu kuba bandifiirwa okufuna obuweereza okuva mu Gavumenti.
Sseninde yayongeddeko nti okulonda omuntu wa NRM kijja kuyamba ekitundu okufuna obuweereza wamu n’okukulaakulanya Disitulikiti.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!