Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi ya CPS ekutte abadde atigomya abantu mu Kampala

Poliisi ya CPS mu Kampala ekutte omubbi omusajja agambibwa okubeera omubbi ng’abadde atigomya abantu abakeera mu Kampala nga abateega ku Barton Street ne Nakivubo Channel.
Ono ategeerekeseeko erya Arafat asangiddwa n’ejjambiya gyeyasala gyakozesa okubba abantu. Ono akuumirwa ku Poliisi ya CPS.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort