Breaking
News: Omuntu ayitibwa nkulubbirye yani? Entakulamanda naye aba muntu owengeri ki? Tuwe ebika byebigaaga 3 News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta nga bweyigiriza. News: Omubaka akiikirira Abakadde mu Palamneti owEbuvanjuba Munnakibiina ki National Resistance Movement
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 293 listening Simba FM Live
Archive

Tag: simba news

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono alambudde Obutaka bw’Ebika

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Dr. Anthony Wamala alambudde obutaka bw’Ebika; Abalangira b’Ekibulala n’Ekiwere ebisangibwa mu ssaza Ssingo. Owek.…

Sheik Ngobi asabye okwetondera aba Famire beyalebula

Deputy District Kadhi wa Disitulikiti y’e Luuka era Country Director of Albayan Sheikh Uthman Shaban Ngobi yetondedde Namwandu…

Omusibe alajanidde Omulamuzi basooke bamuwe emmere

Omu kubateeberezebwa okwenyigira mukuttemula State Prosecutor Joan Kagezi Namazzi, Adbul Ssemujju aka Minana alajanidde omulamuzi asooke ayimirize olutuula…

Omuyimbi Mugema afiiridde e Gulu

Kitalo! Omuyimbi Daudi Mugema asangiddwa nga yafiiridde mu woteeri mwabadde asula mu Kibuga Gulu gyeyali agenze okulaba nti…

NUP eyongezzaayo okukwata empapula

Ssentebe w’Akakiiko k’Ebyokulonda mu National Unity Platform Harriet Chemutai avuddeyo nategeeza nga bwebongezzaayo enaku zokukwatirako empapula z’okusaba kwabo…

Omusomesa wa Kabojja asibiddwa emyaka 4

Omusomesa wa Pulayimale eyagezaako okuvuga omuyizi ow’emyaka 11 olupanka nga bagenze okulambula aweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 4 n’ekitundu.…

Aba PFF batongozezza kkaadi z’ekibiina

Abakulembeze ba People’s Front for Freedom (PFF) olunaku olwaleero batongozza kkaadi z’ekibiina ku kitebe ky’ekibiina mu Kampala. Era…

Ab’e Kabweri basanyukidde nnyo eyesimbyeewo eyagidde mu nnyonyi

Abantu be Kabweri mu Disitulikiti y’e Kibuku babadde mu ssanyu eritagambika oluvannyuma Dr. Wakida Patrick abadde Munnakibiina kya…

Agambibwa okubeera omutujju atiddwa ku Kalerwe

Omwogezi w’Eggye lya UPDF Gen. Felix Kulayigye agamba nti abebyokwerinda batandise okunoonyereza kwateeberezebwa okubeera lumiramwoyo atiddwa abebyokwerinda ku…