Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 232 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: news

Ekya Besigye okukwatibwa nakyogerako mu 2023 – Prophet Mbonye

Omusumba w’Abalokole Prophet Elvis Mbonye avuddeyo najjukiza Bannayuganda nti nga ku lwokubiri nga 31 Octotber 2023 yavaayo nalagula…

D/RDC Majambere asindikiddwa ku alimanba lwakubba ttaka

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Amaggye muleete mwami wange – Winnie Byanyima

Executive Director wa UNAIDS, Winnie Byanyima avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga omwami we, Rtd. Col.…

Ffe tulina Besigye era tumutwala mu Kkooti – Brig. Kulayigye

Omwogezi w’Eggye lya UPDF Brig. Gen. Felix Kulayigye avuddeyo nakakasa nga bwebakutte Munnamaggye eyagawummula Rtd. Col. Dr. Kizza…

Poliisi etandise okuyigga Alien Skin – Luke Owoyesigyire

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi etwala ettunduttundu ly’e Katwe ne…

Sinayogerako n’abantu bange okuva lwebankwatira e Kenya – Besigye

Rtd Col. Dr. Kizza Besigye ne munne Obed Kamulegeya bwebakwatiddwa e Kenya bawakanyizza ekyokuwozesebwa mu Kkooti yamaggye kuba…

Besigye ne Lutale bavunaaniddwa emisango 3 okuli okusangibwa ne basitoola mu bumenyi bw’amateeka

Oludda oluwaabi olwamaggye mu musango oguvunaanibwa Dr. Kizza Besigye wamu ne Hajji Obed Lutale nga lukulembeddwamu Reaphel Mugisha…

Madubarah avunaaniddwa okuvuma Sipiika ne Gen. Muhoozi

Omutembeeyi w’engatto Juma Musuuza aka Madubarah 27, ye Tiktoker owa 5 okusimbibwa mu Kkooti navunaanibwa emisango gyokulebula Famire…

Omukungu aggyeeyo basitoola mu Lukiiko e Lango

Abebyokwerinda wamu n’abantu babulijjo basanze akaseera akazibu bwebabadde bagezaako okuggya emmundu ekika kya basitoola okuva ku eyali omumyuuka…