Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 220 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Sinayogerako n’abantu bange okuva lwebankwatira e Kenya – Besigye

November 20, 2024 · Mubiru Ali
Rtd Col. Dr. Kizza Besigye ne munne Obed Kamulegeya bwebakwatiddwa e Kenya bawakanyizza ekyokuwozesebwa mu Kkooti yamaggye kuba si bammemba ba UPDF.
Besigye era agaanye Bannamateeka abamuweereddwa Gavumenti nategeeza nti alina owuwe gweyesiga so nga era tanafuna kadde koogera naye.
Ye Munnamateeka we Erias Lukwago ategeezezza nti omuntu we tanamulagira yadde okwogera naye nti nabwekityo tasobola kutandika kumuwolereza ku nsonga zatanamunnyola.
Wabula Kkooti ekalambidde nti Besigye ne Kamulegeya, erina obuyinza obubawozesa obugiweebwa akawaayiro 117.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe