Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Amaggye muleete mwami wange – Winnie Byanyima

November 20, 2024 · Mubiru Ali
Executive Director wa UNAIDS, Winnie Byanyima avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga omwami we, Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwalina ekifo kyamaggye mwakuumirwa mu Kibuga Kampala oluvannyuma lwokubuzibwawo mu Kibuga Nairobi e kya Kenya gyeyali agenze okwetaba ku mukolo gwokutongoza akatabo akawandiikibwa eyaliko Minisita webyamateeka, Martha Karua.
#ffemmwemmweffe