Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 213 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: news

KCCA yanzikiriza okuzimba ku mwala gw’e Nakivubo – Hamis Kiggundu

Omusuubuzi w’omu Kampala Hamis Kiggundu amanyiddwa ennyo nga Ham avuddeyo natangaaza ku nsonga zokuzimba ku mwala gw’e Nakivubo…

Gideon Tugume olina okwetondera Obuganda – Minisita Kiyimba

Obwakabaka bufulumizza ekiwandiiko okulabula Gideon Tugume olw’ebigambo bya kalebule by’azze ayogera ku KKatikkiro Charles Peter Mayigane Gavumenti ya…

Amaggye gaggibwe ku nnyanja – Al Hajji Nadduli

Eyaliko Minisita owaguno naguli era nga kati ye muwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’ebyobufuzi nokukunga Al Haji Abdul…

Aba Our Lady of Carmel Busuubizi bajaguzza emyaka 125

Omuyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Rtd. Maj Jessica Alupo avuddeyo nasiima Abakatuliki olwokulafubana ennyo okulaba nti batumbula enkola za Gavumenti…

Buganda yakuzimba ekyuuma kyayo ekisunsula emmwaanyi e Nakisunga

“Gavumenti ya Ssaabasajja esaba abantu ba Buganda okugenda mu maaso n’okulima emmwanyi era Obwakabaka bwawadde ekitongole kya Mwanyi…

5 balumiziddwa mu kabenje akagudde ku Entebe Express Way

Abantu 5 balumiziddwa byansusso, 8 nebabuukawo n’ebisago ebitonotono mu kabenje akagudde ku luguudo lwa Entebe Espress Way loole…

MPOX azinzeeko Disitulikiti y’e Luweero

Abakulira eby’obulamu mu Disitulikiti y’e Luweero balabudde abantu bonna okwetanira Amalwaliro singa bafuna embeera gyebatategeera era basabiddwa okuddamu…

Kitalo! 6 bafiiridde mu kabenje e Kakira

Kitalo! Abantu 6 bafiiriddewo mbulaga n’abalala 8 nebaddusibwa mu malwaliro ng’embeera mbi ddala takisi eyakazibwako erya Drone bwetomedde…

Poliisi eyigga Omubaka John Kamara ku byokubba obululu e Kisoro – Elly Maate

Omwogezi wa Uganda Police Force owettunduttundu lye Kigezi Elly Maate, avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo gw’Omubaka Munnakibiina kya…