Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News
5 balumiziddwa mu kabenje akagudde ku Entebe Express Way
November 15, 2024 · Mubiru Ali
Abantu 5 balumiziddwa byansusso, 8 nebabuukawo n’ebisago ebitonotono mu kabenje akagudde ku luguudo lwa Entebe Espress Way loole ya Kkampuni ya Coca-Cola Beverages Uganda bwetomereganye ne Takisi ya kkampuni ya Fly Express kiromita 4 e Kajjansi ngodda e Busega ekireeseewo akalippagano k’ebidduka.
Kigambibwa nti akabenje kavudde kukuvuga endiima wamu n’okuyisiza ku ludda olukyamu.
#ffemmwemmweffe