Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Gideon Tugume olina okwetondera Obuganda – Minisita Kiyimba

November 17, 2024 · Mubiru Ali
Obwakabaka bufulumizza ekiwandiiko okulabula Gideon Tugume olw’ebigambo bya kalebule by’azze ayogera ku KKatikkiro Charles Peter Mayigane Gavumenti ya Kabaka.
Tugume era awereddwa ennaku 7 zokka okuva ekiwandiiko kino lwe kifulumye okwetonda n’okumenyawo by’azze ayogera ku mikutu gy’ebyempulizanya egy’enjawulo.
Ekiwandiiko kisomeddwa Minisita Noah Kiyimba akola ng’Omwogezi w’Obwakabaka mu kiseera kino era kiteereddwako omukono Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika.