Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: news

Abadde avunaanibwa ogwokutta ASP Kirumirwa ayimbuddwa

Kalungi Abubaker; omusibe yekka abadde yasigala nga avunaanibwa omusango gwokutta omusirikale wa Uganda Police Force ASP Muhammad Kirumira…

E Soroti maama aweereddwa olubimbi okulima asasule ebisale by’eddwaliro

Margret Iloku, 63, amaze wiiki 3 kati ngakoola nnimiro ya Nurse ku Ddwaliro lya Princess Diana Health Centre…

Uganda Cranes yakukyaliza Algeria mu Ggwanga lya Cameroon

Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kivuddeyo nekitegeeza ng’omupiira Uganda Cranes…

Minisita Oboth Oboth naye yeyanjudde ku CID

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byokwerinda n’abazirwanako Jacob Oboth Oboth naye atuuse ku kitebe kya Uganda Police Force…

Poliisi ekutte ababbi ba piki piki e Lugoba

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi e Kawempe…

Kkooti egaanye omusomesa eyakwatibwa e Jinja ku nsonga y’ebisiyaga okweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti y’e Jinja Agnes Musiime yataddewo olwa 4-May nga lwerunaku Kkooti lwegenda okutandika okuwulirako omusango oguvunaanibwa…

Minisita Nandutu atuusiddwa ku Kkooti e Kololo

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Agnes Nandutu aleeteddwa ku Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi enkya…

Kitalo! Rtd. Lt. Col. Abdullah Nasur afudde

Kitalo! Eyali Governor wa Kampala Rtd. Lt. Col. Abdullah Nasur 77, afudde. Nasur yafiiridde mu Ddwaliro lya Victoria…

Basabidde omwoyo gwa Keith Muhakanizi

Offiisi ya Ssaabaminisita etegese okusaba okwenjawulo okwokwebaza olw’obulamu n’emirimu Katonda byakozesezza abadde omuteesiteesi omukulu mu Offiisi eno Keith…