Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa, News: Minisitule yebyentambula nenguudo mu Ggwanga eguddewo mu butongole olutindo ku mugga Katonga ku luguudo lwe Masaka okutandika okukozesebwa
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 139 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: news

Muhakinizi temujja kumuziika ku ttaka lyange, yalyezza – Bwambizo Geoffrey

Waliwo famire e Lyantonde eddukidde mu Kkooti Enkulu e Masaka ngewakanya ekyokuziika abadde Omuwandiisi ow’enkalakkalira mu Offiisi ya…

Minisita Nandutu atwaliddwa ku Poliisi ya Kira Division

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force CP Polly Namaye avuddeyo nategeeza nga Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga…

Minisita wa Kampala alagidde abakuba ebifaananyi byebinnya mu nguudo bakwatibwe

Hon. Mwijukye Francis (Buhweju MP) ngayakiikiridde akulira Oludda oluwabula Gavumenti ategeezezza Palamenti nga bweyewuunyizza Minisita avunaanyizibwa ku nsonga…

Omumyuuka wa Attorney General yawandiikira Pulezidenti ngamusaba obutateeka mukono ku tteeka lyabisiyaga – Ho. Silwanyi

Omubaka wa Bukooli Central, Hon. Solomon Silwanyi avuddeyo nalaga obwenyamivu nga agamba nti Omumyuuka wa Attorney General Hon.…

Minisita Kasaija azizzaayo amabaati geyafuna

Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija olunaku olwaleero azzizzaayo amabaati ku sitoowa ya Offiisi ya Ssaabaminisita esangibwa e Namanve geyafuna…

UNRA efunye ebyuuma ebipya

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ki Uganda National Roads Authority – UNRA kifunye emotoka empya ezigenda okukozesebwa…

Poliisi esabye buli gwebawambako ennangamuntu aggulewo omusango

Uganda Police Force evuddeyo nesaba Bannayuganda mwenna ng’ennangamuntu zammwe mwazikozesa ngomusingo oba nga zawambibwa okugenda ku Poliisi yonna…

Minisita Nandutu yewaddeyo mu mikono gya Poliisi

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Agnes Nandutu yewaddeyo mu mikono gya bambega ba Uganda Police…

Minisita Kitutu ne Nagoya bayimbuddwa

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Dr. Mary Gorretti Kitutu Kimono wamu ne Mulamu we Nagoya Micheal Kitutu…