Minisita Muyingo alagidde baggalewo amatendekero agasomesa abasawo agatali ku mutindo
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’Ebyenjigiriza eby’amatendekero agawaggulu Dr. John Chrysestom Muyingo alagidde Ssaabawandiisi wa Minisitule y’Ebyenjigiriza n’emizannyo…
