Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 310 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Abasirikale e Gabon balangiridde nga bwebawambye obuyinza

August 30, 2023 · Mubiru Ali
Abamaggye 12 mu Ggwanga lya Gabon bagenze ku TV y’eggwanga nebalangirira nga bwebawambye obuyinza. Bano bategezezza nga bwebasazizzaamu ebyavudde mu kulonda Pulezidenti Ali Bongo Ondimba mweyalangiriddwa ng’omuwagunzi.
Akakiiko k’ebyokulonda kategeezezza nti Bongo yabadde awangudde ebitundu 2 bya kusatu mu kalulu ab’oludda oluvugabya kebagambye nti kafumbekeddemu emivuyo.
Okuwamba obuyinza kwandikomya obukulembeze obw’emyaka 53 nga famire ye ekulembera Gabon.