Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 936 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: news

Enanga alabudde Bobi Wine n’abawagizi be

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga yavuddeyo nawanjagira abawagizi ba National Unity Platform – NUP abavaayo…

Nannyini motoka eyakola akabenje netta abantu asibiddwa lwakulemererwa kuleeta ddereeva we

Nannyini mmotoka nnamba UBM 489B eyakola akabenje ddekabusa nga 26 December, 2022 omwafiira abantu, avunaaniddwa gwakulemererwa kuleeta dereeva…

Poliisi esiimye aba FDC

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nasiima Bannakibiina kya Forum for Democratic Change Col. (Rtd)…

Amasiro g’e Kasubi gaziddwa ku lukalala lw’ebifo ebyobulambuzi eby’Ensi yonna

Amasiro g’e Kasubi gaggyiddwa ku lukalala lw’ebifo by’obulambuzi ebiri mu katyabaga. Amawulire gano gaasanguziddwa mu lukung’aana lwa UNESCO…

Nina emirimu mingi gyenkola – Minisita Huda

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zabazirwanako Huda Abason Oleru, agamba nti ekimutuusa ekikeerezi mu ntuula za Palamenti…

Baminisita balina emirimu mingi kyebava batajja – Rukia Nakadama

Omumyuuka wa Ssaabaminisita owookusatu Rukia Nakadama, yetonze ku lwa Baminisita okutuukanga ekikeerezi mu ntuula za Palamenti nategeeza nti…

Jam abeera mungi mu kubo kyenva ntuuka ekikeerezi – Minisita Ssempijja

Minisita avunaanyizibwa ku byokwerinda n’ensonga zabazirwanako Vincent Ssempijja yavuddeyo nategeeza Palamenti nti okutuuka ekikeerezi kyavudde ku kalippagano k’ebidduka…

Lwaki Baminisita mwebuzaabuza – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nategeeza nti ekya Baminisita obutalabikako mu ntuula za Palamenti tekimuyigula ttama yadde…

Baminisita lwaki temwagala Sipiika – Hon. Nyakikongoro

Omubaka Omukyala wa Disitulikiti y’e Sheema Rosemary Nyakikongoro avuddeyo nasaba Ssaabaminisita okuletera Palamenti olukalala lwa Baminisita abagamba nti…