Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 343 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Baminisita lwaki temwagala Sipiika – Hon. Nyakikongoro

September 7, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka Omukyala wa Disitulikiti y’e Sheema Rosemary Nyakikongoro avuddeyo nasaba Ssaabaminisita okuletera Palamenti olukalala lwa Baminisita abagamba nti tebaagala Sipiika Among wamu n’omuyuuka we Thomas Tayebwa nga agamba nti kuno kuba kuyisaamu Sipiika maaso.
Ono ategeezezza nti Baminisita bwebaba tebawulira mirembe kubeera mu ntuula ezikubirizibwa Sipiika Among ne Tayebwa kimuleetera okwewuunya oba nga bano bakolera Babaka oba baweereza Ggwanga.