Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 351 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Poliisi esiimye aba FDC

September 12, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nasiima Bannakibiina kya Forum for Democratic Change Col. (Rtd) Dr. Kizza Besigye olwengeri gyebateeseteeseemu olukuŋŋaana lwabwe nga bakolera wamu n’ebyokwerinda mu Disitulikiti y’e Nebbi. Enanga agamba nti bano batudde munda mu Hall n’abantu 40 era nabalonda abakulembeze baabwe. Ono ayongeddeko nti olukiiko lwaggwa bulungi nga mpaawo abataataganyizza yadde okusasamaza era nebavaayo mu Disitulikiti bulungi
Enanga agamba nti buno bwali buwanguzi eri FDC ne Poliisi okutwaliza awamu