Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 351 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: news

Ebikozesebwa mu kulonda byatuusiddwa dda e Hoima

Ebikozesebwa mu kulonda byatuusiddwa mu bifo eby’enjawulo ewagenda okulonderwa akalulu k’okujjuza ekifo kya Ssentebe wa Disitulikiti y’e Hoima…

Ogw’okutta Nagiriinya ne ddereeva we gulindiridde kiva wa Ba Court Assessors

Ba Court Assessors 2 ku lunaku olwokubiri wiiki ejja bebagenda okuwa ekirowoozo kyabwe eri Omulamuzi wa Kkooti Enkulu…

Poliisi tetwagiwandiikira kugisaba lukusa twali tugitegeeza butegeeza – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo ku byayogeddwa omwogezi wa Uganda Police…

Okulonda e Hoima kugenda mu maaso

Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM era akwatidde ekibiina kino bbendera mu kuddamu okulonda okujjuza ekifo kya…

Twabadde ba mirembe, Poliisi nga yetukolako efujjo – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Abantu bafffe babadde ba mirembe nga bwetwakibagamba,…

Mabiriizi agudde omusango ku DIGP Katsigazi

Munnamateeka Male Mabiriizi olunaku olwaleero aguddewo omusango ku Kkooti e Nakawa ku mumuyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force…

Okuwulira ogwokubba amabaati oguvunaanibwa Minisita Kitutu gwongezeddwayo

Kkooti eyongezzaayo okuwa ensala yaayo ku musango gw’amabaati oguvunaanibwa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Dr. Mary Goretti…

Pulezidenti Museveni asula teyebase lwakutalaaga Ggwanga – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ayongedde okukolokota Pulezidenti Yoweri…

Poliisi eyodde aba Booda Booda ababadde bekalakaasa mu Kampala

Aba booda booda mu Kampala enkya yaleero bakedde kukaalakaala n’omulambo gwa munnaabwe agambibwa okuba nga atomeddwa loole ya…