Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 309 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Pulezidenti Museveni asula teyebase lwakutalaaga Ggwanga – Bobi Wine

September 12, 2023 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ayongedde okukolokota Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwategeezezza abantu b’e Bunyoro nti entebe y’obwa pulezidenti agituddemu mu bukyamu kubanga yaginyakula ku ye era nti okutalaaga kwaliko kumutuuza obufoofofo.
Kyagulanyi agamba nti entambula zaaliko Pulezidenti Museveni tazaagalirako ddala era aludde nga azirwanyisa okutuusa lwe baamugonzezza.