Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 104 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Ogw’okutta Nagiriinya ne ddereeva we gulindiridde kiva wa Ba Court Assessors

September 14, 2023 · Mubiru Ali
Ba Court Assessors 2 ku lunaku olwokubiri wiiki ejja bebagenda okuwa ekirowoozo kyabwe eri Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Isaac Muwata ku oba abantu 6 abateeberezebwa okuttemula Maria Nagiriinya ne Ddereeva we Ronald Kitayimbwa basingisibwa omusango oba bayimbulwa awatali kuvunaanibwa.
Kino okubaawo kidiridde Omulamuzi Muwata okutegeeza nga bwafundikira okwekeneenya obujulizi bwawaabi wamu ne Bannamateeka b’enjuyi zombi.