Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 217 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Tag: news

Poliisi ezudde tuleela yamafuta eyabbibwa e Bukoyo

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti tuleela eyali etisse amafuta ekika kya Mercedes Benz,…

Minisita Katumba alagidde IGP okukwata abasirikale abateekebwa ku Katonga

Minisita avunaanyizibwa ku by’ebyentambula n’enguudo mu ggwanga, Gen Edward Katumba Wamala alagidde Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force IGP…

CMI, ISO ne Flying Squad bali ku muyiggo gwababbye gold

Ab’ebyokwerinda okuli aba CMI, ISO ne Flying Squad bali ku muyiggo gw’ababbi ababadde batambulira mu ‘Drone’ abagambibwa okuteega…

Bebawambira abantu bammwe muwabire aba Opposition ababakunga – Lilian Aber

Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kitgum Hon. Lillian Aber Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM avuddeyo nategeeza…

Temubikirira bibi bikolebwa Gavumenti kuba mugiwagira – Hon. Katuntu

Omubaka akiikirira Bugweri County, Abdul Katuntu avuddeyo natabukira Ababaka ababikkirira ebikolobero ebikolebwa Gavumenti eri mu buyinza olw’okuba bagiwagira…

Mu kifo kyokukolera abantu Nabbanja abatwalira bayimbi! – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nayambalira Rt. Hon. Nabbanja…

Palamenti eragidde Munnamateeka asasule obuwumbi 39 obwamuweebwa

Palamenti eragidde Munnamateeka, Patrick Katabaazi Kiconco okusasula ensimbi obuwumbi 39 zeyafuna okuva mu National Agricultural Advisory Services (NAADS)…

Poliisi ekutte abavubuka besanze besiyaga mu nkuba

Uganda Police Force ya Old Kampala ekutte abavubuka 2 okuli; Mugenyi Kuzaifah 23 ne Richard Kabale Imuran 23…

Emirambo gy’abalambuzi abattibwa gikyakuumirwa mu Ggwanika e Mulago – Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti emirambo gy’abalambuzi abaafiira mu bulumbagannyi obugambibwa okukolebwa abayeekera…