Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 138 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Poliisi ezudde tuleela yamafuta eyabbibwa e Bukoyo

October 24, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti tuleela eyali etisse amafuta ekika kya Mercedes Benz, nga ya blue nnamba UAU 402E, eyabbibwa ku mudumu gw’emmundu abasajja 5 abaali babagalidde emigemerawala nga 21.10.2023, ku ssaawa 3 ez’ekiro ku kyalo Bukoyo ku luguudo lwa Iganga-Jinja bweyazuuliddwa ngesuuliddwa mu Kibuga Jinja n’amafuta gettaala geyali etisse ttani 34 gonna nga tegakwatiddwako.
Amafuta gano gaali gagiddwa Kenya okugaleeta e Kampala kkampuni ya Prompet Energies Ltd.