Breaking
News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ku St Mark High School e Kayunga. News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya kwaleero nga 692026 ku St.Mark High School Busaana Kayunga Bugerere. Okuyingira News: Program Gasimbagane ne Bannamawulire mwebakwatidde Charles Rwomushana olwaleero, ekusubye?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 123 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Emirambo gy’abalambuzi abattibwa gikyakuumirwa mu Ggwanika e Mulago – Enanga

October 23, 2023 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti emirambo gy’abalambuzi abaafiira mu bulumbagannyi obugambibwa okukolebwa abayeekera ba ADF ssabbiiti ewedde n’ebookya n’emmotooka yabwe mwebaali batambulira gikyakuumibwa mu ggwanika ekkulu e Mulago nga bwebalindirira abasirikale abakola okunoonyereza ku misango okuva mu mawanga bano gyebasibuka.
Enanga agamba nti amangu ddala nga alipoota eyaawamu ewedde okukolebwa baakujanjulira Eggwanga.