Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 65 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Minisita Katumba alagidde IGP okukwata abasirikale abateekebwa ku Katonga

October 24, 2023 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku by’ebyentambula n’enguudo mu ggwanga, Gen Edward Katumba Wamala alagidde Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force IGP Martin Okoth Ochola okukwata Abasirikale bonna abateekebwa ku mulimu ogw’okukuuma olutindo lw’omugga Katonga okulutangira okuyitako emmotoka ennene nga agamba nti bano babadde baweebwa enguzi nebakkiriza emmotoka ezagaanibwa okuyitako. Abatuuze mu kitundu kino balumiriza nti abasirikale ba Poliisi bano babadde bafunawo abavubuka abakola nga babulooka okwogerezeganya n’abagoba b’emmotoka zino olwo aba Poliisi nebakkiriza okuyitawo.