Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 340 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: news

NUP ekyokuwamba abantu ekikozesa kutwala bantu baayo ebweru – Minista Muhoozi

Gavumenti evuddeyo netegeeza nga ekibiina kya National Unity Platform NUP bwekirina campaign yokwonoona erinnya lya Gavumenti ngeyita mu…

Sipiika alagidde Minisita Muhwezi okuvaayo ku nsonga zeddembe ly’obuntu

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among alagidde Minisita Gen Jim Katugugu Muhwezi okuvaayo mu bunnambiro n’ekiwandiiko ekikwata ku…

Omubaka Onen awakanyizza ekiragiro kya Sipiika

Omubaka Charles Onen, Omumyuuka wa Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa n’amateeka aziimudde ekiragiro kya Sipiika Nnaalongo Anitah…

Muhoozi alambudde enguudo mu Kampala ezirimu ebinnya

Mutabani wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni era nga akola nga omuwabuzi we ow’enjawulo ku bikwekweto ebyenjawulo Gen. Muhoozi…

Eddy Kenzo asisinkanye Pulezidenti Museveni

Eddy Kenzo avuddeyo nategeeza; “Mukugezaako okutereeza ekisaawe kyaffe ekyokuyimba wamu nokukisakira, nsisinkanye Muzeeyi wange H.E Yoweri Kaguta Museveni…

Ababaka Bannakibiina kya FDC mudde mu Palamenti muve ku bya Mpuuga – Nsibambi

Nampala wa Babaka ba Forum for Democratic Change ow’ekiwayi ky’e Najjanankumbi Yusufu Nsibambi alagidde ababaka ba FDC okuddayo…

Tugenda kunoonya owa Poliisi eyayambako Hajji Kiyimba – Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwetandise okunoonyereza musajja waayo eyayambako Hajji…

Mukolere ku ttaka lyammwe okwewala okulibba- Minisita Nabakooba

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba nokuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo navumirira enkayana zettaka ezisusse mu benganda…

Ogwa Ssegiriinya ne Ssewanyana gwongezeddwayo

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu ewozesa egya Nnaggomola Alice Komuhangi eyongezzaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa ababaka Bannakibiina kya National Unity…