Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 223 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Eddy Kenzo asisinkanye Pulezidenti Museveni

November 28, 2023 · Mubiru Ali
Eddy Kenzo avuddeyo nategeeza; “Mukugezaako okutereeza ekisaawe kyaffe ekyokuyimba wamu nokukisakira, nsisinkanye Muzeeyi wange H.E Yoweri Kaguta Museveni netwogera ku bwetaavu bwenoongosereza mu tteeka lya Copyright & Neighboring Rights Act 2006. Yabadde nsisinkano yamaanyi mweyakiririzza okulondoola ensonga eno mu bwangu.
Era yakirizza okusaba kwange okwokusisinkana Abakulembeze ba Uganda National Musicians Federation nokumutegezza wa wetutuuse mukutumbula ekisaawe kyokuyimba ekyaaniriza buli omu.” Ababaka ba Palamenti abetiba eddimu lye noongosereza balemererwa oba?