Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 222 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ogwa Ssegiriinya ne Ssewanyana gwongezeddwayo

November 27, 2023 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu ewozesa egya Nnaggomola Alice Komuhangi eyongezzaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegirinya Muhammad FANS PAGE ne Hon. Allan Ssewanyana okutuuka nga 19 February 2024.
Kino kiddiridde Munnamateeka wa Ssegirinya, Sam Muyizzi Mulindwa okutegeeza Kkooti nti omuntu we tasobodde kulabikako olw’ensonga yaweebwa ekitanda ate ng’akyetaaga obujjanjabi obusingawo okusinziira ku basawo.