Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 390 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

NUP ekyokuwamba abantu ekikozesa kutwala bantu baayo ebweru – Minista Muhoozi

November 29, 2023 · Mubiru Ali
Gavumenti evuddeyo netegeeza nga ekibiina kya National Unity Platform NUP bwekirina campaign yokwonoona erinnya lya Gavumenti ngeyita mu kiwambabantu, Minisita Muhoozi ategeezezza kino ab’oludda oluvuganya Gavumenti bakikozesa okufuna visa bagende ebweru.
Muhoozi yewuunyizza nti lwaki tebakwata nnamba za motors ezawamba abantu.
Muhoozi era ategeezezza nti byonna ebikolebwa byabulimba wabula ekyenaku ensi gyebalaga zikiriza obulimba buno nga tebanoonyerezza yadde.