Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 269 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: news

Abakristu beetabye mu kusaba kwokwebaza Katonda olwobulamu bwa Kabaka

Mu kkanisa y’Omutukuvu Pawulo e Namirembe leero, Abakristu beetabye mu kusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bw’awadde Nnyinimu Ronald Muwenda…

Pulezidenti goba ababbi mu Gavumenti yo – Minisita Kasaija

Minisita w’Ebyenfuna Matia Kasaija; “Ensonga y’obuli bw’enguzi n’obukenuzi, Pulezidenti, esusse nnyo era abamu twetamiddwa. Pulezidenti olina okukozesa omukono…

LOP Ssenyonyi yetabye mukusabira Prof. Kanyeihamba

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti era omwogezi wa National Unity Platform Rt. Hon. Joel Ssenyonyi wamu ne Ssaabawandiisi David…

Kawuma tumusiima olwebyo byeyakolera Namulondo – Katikkiro

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga, yebazizza ab’enju y’omugenzi Bishop Misaeri Kawuma, eyali omulabirizi we Namirembe olw’obuweereza n’obuwagizi…

Abalimi munyiikire nnyo – Katikkiro

Mu kwogera kwe e Ddiikwe mu nnimiro ya Kimuli, Katikkiro Charles Peter Mayiga yebazizza omulimi ono olw’obunyiikivu, era…

Pulezidenti Museveni akubagizza ab’ennyumba ya Kanyeihamba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni enkya yaleero atuuseeko mu maka geyali Omulamuzi wa Kkooti Ensukkulumu Prof. George Wilson Kanyeihamba.…

Okuziika omuntu mu ttaka lyo e Kampala olina okusooka okusaba olukusa okuva mu KCCA – Nuwabiine

Omwogezi w’Ekitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA Dan Nuwabiine avuddeyo nategeeza nti wadde okuziika omuntu mu…

Gavumenti ewadde Abakulembeze b’ennono emotoka

Gavumenti ngeyita mu Minisitule y’Ekikula ky’Abantu, Abakozi n’ekulaakulana y’abantu olunaku olwaleero etongozza pulogulaamu y’okutumbula emirimu gy’Abakulembeze abennono. Olwaleero…

Besigye yayogererawa mukutongoza PFF? – Frank Baine

Omwogezi w’Ekitongole ky’Amakomera ekya Uganda Prisons Service Frank Baine avuddeyo ku katambi k’eddoboozi lya Rtd Col. Dr. Kizza…