Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
News
Abalimi munyiikire nnyo – Katikkiro
July 23, 2025 · Mubiru Ali
Mu kwogera kwe e Ddiikwe mu nnimiro ya Kimuli,
Katikkiro Charles Peter Mayiga yebazizza omulimi ono olw’obunyiikivu, era n’asaba banna kyaggwe okutwala ekifaananyi ekyo era agamba nti nga baagala okugoba obwavu balina kukola era nga emmwanyi lye kkubo erisoboka.
Asabye banna kyaggwe okukozesa emikisa gy’ebibuga ebibeetoolodde balime ebyamaguzi babitwale mu katale k’ebibuga ebyo kubanga omukisa gubali kumpi okusinga abalala.