Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 157 listening Simba FM Live
News

Gavumenti ewadde Abakulembeze b’ennono emotoka

July 16, 2025 · Mubiru Ali
Gavumenti ngeyita mu Minisitule y’Ekikula ky’Abantu, Abakozi n’ekulaakulana y’abantu olunaku olwaleero etongozza pulogulaamu y’okutumbula emirimu gy’Abakulembeze abennono.
Olwaleero batandise n’okuwa Abakulembeze ab’ennono emotoka empya okwetoloola Eggwanga lyonna okubasobozesa okutambuza emirimu gyabwe obulungi.
#ffemmwemmweffe