Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 243 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: news

Ass District Engineer w’e Mpigi akwatiddwa

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga nga kali wamu n’ekitongole ky’abambega ba Poliisi batutte…

Mpuuga genda mu kkomera okumala emyaka 5 oba sasula engasi – Kkooti

Kkooti ewozesa abakenuzi n’abali b’enguzi mu Kampala olunaku lweggulo yasingisizza eyali Ssentebe w’Akakiiko k’emirimu owa Disitulikiti ye Rakai…

Ngenda kubongera ssente za PDM – H.E Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngawerekerwako mukyala we Janet Kataaha Museveni olunaku olwaleero balambudde omulimu gwokukola oluguudo lwa Salaama…

Ssebo Omulamuzi omusajja namufumbirwa lwakuba nali sirina wembeera nakyakulya, nali simwagala

Kawongolo Kataswa yaddukira mu Kkooti y’Omulamuzi e Jinja mu 2022 ngayagala ebatawulule mukyala we Claudine Uwineza gweyawasa mubufumbo…

Poliisi ekutte owa Takisi eyavugira TikToker waggulu ku motoka

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force bweyakutte ddereeva wa Takisi…

Munyagwa atongozza ekibiina ekikye

Olunaku olwaleero Ekibiina kya Common Man’s Party ekyakyuusiddwa okuva mu formerly Uganda Economic Party nga kino kyasooka kuwandiisibwa…

Ab’e Kira balonda abantu abatabayamba – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nkyaddeko e Kasokoso nempuliriza ensonga z’Abantu b’ekitundu kino naddala ku nsonga y’Ensimbi za PDM…

Kkooti eragidde Omubaka Nandutu okweyanjula gyeri awatali kulemererwa

Kkooti Evunaana abali b’Enbguzi n’abakenuzi olunaku olwaleero eyisizza ekibbaluwa kibakuntumye eri eyali Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja…

Katikkiro asisinkanye Abaami b’Abamasaza: Abakubirizza okugoberera ennambika

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye Abaami b’Amasaza n’Abamyuka baabwe mu lukiiko olutuuziddwa mu Bulange e Mmengo. Kattikiro wa…