Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 167 listening Simba FM Live
News

Ngenda kubongera ssente za PDM – H.E Museveni

July 16, 2025 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngawerekerwako mukyala we Janet Kataaha Museveni olunaku olwaleero balambudde omulimu gwokukola oluguudo lwa Salaama nategeeza nti okuzimba enguudo kuyamba kutumbula embeera z’abantu.
Ayongedde nti enguudo zino ezikolebwa zaffenna nti wabula obwavu buluma muntu ssekinoomu.
Pulezidenti asuubizza okwongera ku nsimba za PDM okwongera okuyamba abantu abawerako mu bitundu eby’ebibuga nti era wakwongera okubawagira.
#ffemmwemmweffe