Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 616 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: news

Pulezidenti Museveni aguddewo eddwaliro erizimbiddwa Sipiika Among

Omukulembeze w’Eggwanga Yoweri Kaguta Museveni akuutidde abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo okukomya okulinda nga Gavumenti okubaako kyebakolera abantu wabula…

Eyaliko Omulabirizi we Mukono Bishop Micheal Solomon Ndawula Ssenyimba, aziikiddwa ku lutikko e Mukono.

Obwakabaka bakulembeddwamu Katikkiro Charles Peter Mayiga era yatuusizza obubaka bwa Kabaka. Kamalabyonna asabye abantu abakuguse, abakulembeze b’eddiini, n’abakulembeze…

Pulezidenti Museveni webale kunonda ku bwa Minisita – Agens Nandutu

Omubaka Agnes Nandutu “Njagala okwebaza Omukulembeze w’Eggwanga olwokumpa omukisa okuweereza ku mutendera guno omunene mu Gavumenti nga Minisita.Yadde…

Balaam njakumuyigiriza okwambala essuuti ne ttaayi – Hon. Sseggona

Hon. Medard Lubega Sseggona (Busiro East) avuddeyo nayaniriza okulondebwa kwa Barugahara Balaam Ateenyi ku bwa Minisita Omubeezi avunaayizibwa…

Baafuna bukadde 50, Sseggona 118 yaziggyeewa – Hon. Dombo

Hon. Emmanuel Dombo nga ye Dircetor of Information and Publicity owa National Resistance Movement – NRM; “Batugamba nti…

LOP Ssenyonyi azizzaayo ssente ezenaku 4

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza Bannamawulire nga…

Poliisi yetaaga obuwumbi obusoba mu 7 okugula ennamba eza digito

Under Secretary mu Uganda Police Force Aggrey Wunyi avuddeyo nategeeza Palamenti nga Poliisi bweyetaaga obuwumbi 7 n’obukadde 714…

Burora ngenda kumugobera ddala kuba tawuliriza – Hajji Kakande Yunus

Omuwandiisi omukulu mu Office of the Presidnet Hajji Yunus Kakande avuddeyo nategeeza nti alina enteekateeka zokugobera ddala omumyuuka…

UTB yetaaga obuwumbi 6 okuleeta Bannamawulire okutereeza ekifaananyi kya Uganda

Executive Director wa Uganda Tourism Board Lilly Ajarova avuddeyo nategeeza  Palamenti nga bwebetaaga obuwumbi 5 basobole okufuna emikutu…