Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

Abalonzi ba Zaake baneebazizza okumutimpula – Hon. Akol

Omubaka akiikirira Kilak North Anthony Akol avuddeyo neyewuunya engeri Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Mityana Minicipality…

Eyaliisa omwana obubi bamusibye emyaka 35

Namwanje Stella 33 ngono yeyaliisa omwana empita mbi ssaako n’okumunyweesa omusulo eyalabikira mu katambi, Omulamuzi wa Kkooti Ento…

Abasomesa 2 basimbiddwa mwaka lwa kubba bigezo bya P7

Omulamuzi w’Eddaala erisooka owa Kkooti y’e Kira olunaku olwaleero asindise Abasomesa 2, Albert Pabeku ne Vincent Muheki mu…

Don Nasser aziddwayo e Luzira

Omuvubuka omwegyaasi w’omu Kampala amanyiddwa ennyo nga Don Nasser akomezeddwawo mu Kkooti enkya yaleero era oludda oluwaabi nerutegeeza…

Kabushenga bamusudde ettale ku kifo kya ED KCCA

Robert Kabushenga avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X; “Ntegeezeddwa akakiiko akavunaanyizibwa ku kugaba emirimu gya Gavumenti nti situukiriza…

Ffe twawangudde dda, Trump yaliko mwemumanyi ne sanctions zammwe – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among yavuddeyo olunaku lw’eggulo najaganya olwobuwanguzi bwa Donald Trump ng’omukulembeze wa Amerika addako, nagamba…

Omubaka Paul Nsubuga ali mu kattu SACCO emubanja

Omubaka wa Palamenti akiikirira Busiro North mu Disitulikiti y’e Wakiso Paul Nsubuga ali mu kattu oluvannyuma lwa Bannakibiina…

Kisaka, Luyimbazi ne Okello bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

Omulamuzi wa Kkooti y’e Kasangati akirizza abaali abakulu mu kitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority…

Poliisi ekutte omukazi eyalabikira mu katambi ngaliisa omwana empitambi

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Masaka ekutte omukyala ategeerekeseeko erya Namawejje nga kigambibwa nti ono yeyabadde mu…