Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,090 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Kabushenga bamusudde ettale ku kifo kya ED KCCA

November 7, 2024 · Mubiru Ali
Robert Kabushenga avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X; “Ntegeezeddwa akakiiko akavunaanyizibwa ku kugaba emirimu gya Gavumenti nti situukiriza bisaanyizo bitandikirwako ku kifo kya Ssenkulu w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA.
Sirina ddiguli yakubiri, nabwekityo sijja kulabikira ku lukalala lwabo abasunsuddwamu. Nsiima nnyo abo bonna abanjagaliza omulimu guno n’obuwagizi bwammwe.”
#ffemmwemmweffe