Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 278 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Kisaka, Luyimbazi ne Okello bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

November 4, 2024 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti y’e Kasangati akirizza abaali abakulu mu kitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA abagobwa okuli; Dorothy Kisaka, David Luyimbazi, ne Dr Daniel Okello okweyimirirwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 5 ezobuliwo olwo bbo ababeyimiridde ku bukadde 100 ezitali zabuliwo. Balagiddwa okuwaayo ppaasipooti zaabwe mu Kkooti era nga tebakirizibwa kufuluma Ggwanga awatali lukusa lwa Kkooti. Omulamuzi ategeezezza nti bano abakirizza okweyimirirwa olwokuba nti omusango gukyanoonyerezebwako nga tamanyi bbanga ki lyebanamala. Omusango guddamu okuwulirwa nga 26 November 2024.
Bya Kayanja Ernest
#ffemmwemmweffe