Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,206 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Ffe twawangudde dda, Trump yaliko mwemumanyi ne sanctions zammwe – Sipiika Among

November 7, 2024 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anitah Among yavuddeyo olunaku lw’eggulo najaganya olwobuwanguzi bwa Donald Trump ng’omukulembeze wa Amerika addako, nagamba nti obuwanguzi buno bukuggyawo ekkoligo eryamuteekebwako obukulembeze bwa Joe Biden.
โ€œNga tukyateesa wano, kyetaaga tukubaganye ebirowoozo nga tusinziira ku nsonga so ssi byabufuzi. Era njagala okubakakasa, nti teri kutiisatiisa kugenda kungigula ttama. Njakusigala nakaseko ate kati engeri Trump gyawangudde ekkoligo eryanteekebwako liweddewo.”
#ffemmwemmweffe