Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,090 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Abasomesa 2 basimbiddwa mwaka lwa kubba bigezo bya P7

November 7, 2024 · Mubiru Ali
Omulamuzi w’Eddaala erisooka owa Kkooti y’e Kira olunaku olwaleero asindise Abasomesa 2, Albert Pabeku ne Vincent Muheki mu kkomera ku bigambibwa nti bakirizza okusangibwa n’ebigezo by’ekibiina ekyomusanvu ebyomwaka 2024. Bano abawadde ekibonerezo kyakusibwa omwaka 1 n’emyezi 2 oba okusasula engasi ya bukadde 5.
Bano babadde ba mmemba ku mukutu gwa WhatsApp ogwatuumiddwa “Final Cake 2024.”
Abasomesa abalala 2 okuli; Kevin Bakashaba ne Hosea Oyet, abasoose okukiriza omusango nga bayita mu Munnamateeka waabwe ate oluvannyuma bekyuusizza nebegaana omusango era nebasa Kkooti ebafunire omuvvuunuzi amanyi Olunyankore.
#ffemmwemmweffe