Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 311 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest

Museveni ayagala kukyuusa mu Ssemateeka – Hon. Ssemujju

Omubaka akiikirira Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Nganda; “Ekigendererwa kyabwe kuzzaawo Kkooti y’Amaggye etali mu mateeka. Baagala kukyuusa Ssemateeka…

Poliisi esazeeko offiisi za FDC e Ntungamo

Poliisi n’amaggye basazeeko offiisi za Forum for Democratic Change e Rukungiri nga kigambibwa nti Bannakibiina babadde bategese olukiiko…

Besigye alikomawo ngamaze okufuna obujanjabi – Omulamuzi Nankya

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Winnie Nankya agaanye ekyokulagira ekitongole ky’amakomera okuyimbula Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye…

Bammemba ba EMC ya NUP bayooleddwa e Mpigi

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga Bammemba bwa Election Management…

Besigye yetaaga kukebera mutwe – Hon. Komakech

Omubaka akiikiria Aruu South County, Christopher Komakech avuddeyo nategeeza nti Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye ekyokusalawo okuzira ekyokulya…

Batugambye Besigye mugonvu nnyo yebase tetumulabye – Bobi Wine

Abakulembeze ku ludda Oluwabula Gavumenti nga bakulembeddwa Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine…

Minisita Janet asiimye abakulembeze b’e Ntungamo

Minisita avunaanyizibwa ku byenjigiriza n’emizannyo Janet Kataaha Museveni; “Bwetwasisinkanye Abakulembeze b’e Ntungamo nga ndi ne Muzeeyi, nasiimye amaanyi…

Besigye ali mu mbeera mbi – Munnamateeka Erias Lukwago

Erias Lukwago nga ye Munnamateeka wa Dr. Besigye avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Face Book nategeeza nga Rtd.…

Nkyalidde Besigye nemusaba addemu okulya – Minisita Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa ku kulungamya Eggwanga nebyamawulire Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga bwakyalidde…