Breaking
News: Rev. Fr. Achilles Mayanja Ssali nga ye Cathedral Administrator wa Lubaga, yavuddeyo nawa Gavumenti amagezi ku milamwa gwa bulungi bwansi. News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Hon. News: Oooo…..kiikyo kiikyo! Ngokyebuuza nti ekyo kiki? Takula omutwe oyanukule kino
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Omulamuzi agaanye Eddie Mutwe ne banne okweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti ye Kawempe etuula e Kanyanya Damalie Agumaasiimwe agaanye okusaba kwa Bannakibiina ki National Unity Platform…

LOP avumiridde ekyomulamuzi okugaana ababadde beyimirira abasibe olw’emyaka

Omwogezi wa National Unity Platform LOP Joel Ssenyonyi avuddeyo navumirira ekisaliddwawo Kkooti okumma Bannakibiina kya NUP ekumi omukisa…

Pulezidenti Museveni bwamwanirizza mu ssanyu eritagambika

Emizira n’enduulu bisaanikidde ekisaawe ky’e Boma mu Disitulikiti y’e Apac, abawagizi ba National Resistance Movement – NRM bwebabadde…

Kyagulanyi asuubizza ab’e Busoga Uganda empya

Bwabadde ayogerako Abantu b’e Mayuge, akwatidde ekibiina ki National Unity Platform ku kifo kyobwa Pulezidenti, Kyagulanyi Ssentamu Robert…

Sseggona asazeewo kwesimbawo ku bwannamunigina

Omubaka wa Busiro East Medard Lubega Sseggona, oluvannyuma lw’ekibiina kye ekya National Unity Platform obutamuwa Kkaadi alangiridde nga…

Abantu balaze Nandala obwagazi e Iganga

Emirimu gisanyaladde ku luguudo lwa Tororo – Jinja, akwatidde ekibiina kya Forum for Democratic Change bendera ku kifo…

Omulamuzi agaanye Besigye okwemulugunya

Omulamuzi Emmanuel Baguma alagidde Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye abadde ayagala okubaako ensonga gyeyemulugunya ensonga ye agiyise mu…

Hajji Kamoga wemumulabirako akwatibwe – Mulamuzi wa Kkooti Entebe

Omulamuzi w’eddaala erisooka owa Kkooti ye Entebe Edgar Tusiime oluna olwaleero ayisizza ekibaluwa kibakuntumye eri bbulooka w’ettaka Hajji…

Bannakibiina kya NRM bejaga e Munyonyo

Bammemba ba Central Executive Committee – CEC eya National Resistance Movement – NRM nga bakulembeddwamu Omumyuuka wa Ssentebe…